Wednesday, March 17, 2021

Tusaasira baganda ba Damalie ~ Ababaka ba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II (USA ne Canada)

 OBUBAKA OKUVA ERI ABABAKA BA SSABASAJJA KABAKA RONALD MUWENDA MUTEBI II ABATUULA MU MASAZA GE AGALI MU UNITED STATES OF AMERICA NE CANADA.

Eri Mw. David ne Muky. Gertrude Lwanga,

Ababaka ba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, abatuula mu United States of America ne Canada, munnaku enyingitutuusa okusaasira kwaffe eri omwami David n’omukyalaGertrude Lwanga abatuula e Atlanta, Georgia, olw’okufirwa muwala wamwe Damalie Lwanga. Tusaasira baganda b’omugenziaboluganda awamu n’abemikwano okufirwa omwagalwawabwe. Tuli namwe mu kunyolwaolwo kufa kwa Damalie.

Abazadde ba Damalie bannange mufiriddwa nnyo omwanaekirabo kya mwe okuva eriOmutonzi. Nate, nga abadde kirabo eri Obugandanaddala nga mpagi luwaga eri Abagandaabatuula mu United States of America ne Canada, n’okusingira ddala, abo ababeera mu Atlanta, Georgia. Tufiriddwa nnyo nnyini ddala!

Ekiseera kibadde kitono ddala Damalie kyamaze kunsinaye nga byakozebyo bye bingi.  Aleseeddibu ddenekubanga abadde kyakulabirako mu ngeri gyabadde akwataganyaobuvunanyizibwa awamu ne mirimu gyeTubadde nga tusiima nnyo ebiseera byabadde awaayookuwanirira ebibiina naddala ebya Baganda awamu n’omuntu owa bulijjonga akozesaobumanyirivu bweamagezi ge awamu n’amanyi ge

Twebaza Omutonzi ekiseera Damalie ky’amaze naffe ku nsi kuno. Era twongera okusabiraOmwami David n’omukyala Gertrude Lwanga, awamu n’abengandaOmutonzi ayongereokubagumya.  Tusaba Mukama omugenzi amuwe ekiwummulo eky’emirembe.

 

Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II 

 

KABAKA’S REPRESENTATIVES

UNITED STATES OF AMERICA AND CANADA

 

Wycliffe Lule-MusokeOmubaka ne Ssebagala KimuliOmumyuka – South East Coast mu New Jersey, New York, Pennsylvania and Delaware; Muweereza@yahoo.com

Kato Kajubi BijumbukoOmubaka ne Henry NdawulaOmumyuka – New England Region, USA mu Massachusetts, Rhode Island, Maine, New Hampshire, Connecticut and Vermont – kbkajubi@gmail.com

Abu L. Senkayi, Ph.D., Omubaka ne Frank Sentamu, Omumyuka – South West mu Texas, Louisiana, New Mexico, Arkansas and Oklahoma senkayi@yahoo.com 

Margaret MuwongeOmubaka ne Raymond KabengeOmumyuka – Mid Atlantic mu Washington DC, Maryland, Virginia ne West Virginia mirikakika@gmail.com 

Samuel Mwanje KiggweOmubaka ne Gerlad KatongoleOmumyuka – South East mu Georgia, the CarolinasFlorida, Kentucky, Mississippi, Tennessee ne Alabama - kiggwesam@yahoo.com 

Luzzi Dick KakandeOmubaka ne Denis Kidde, Omumyuka – Mid West mu Illinois, Wisconsin, Michigan, Indiana and Missouri luzzikakande@yahoo.com 

Esther Nassuna Kiragga LylesOmubaka ne DC. Kiyemba, Omumyuka - Colorado, North ne South Dakota, Utah ne Monasuna13@hotmail.co 

Estella Namakula MuyindaOmubaka ne Erisa Kawooya MugabiOmumyuka e Canada estella.muyinda@gmail.com 

 

Joseph Ndugwa SsemakulaOmubaka West Coast mu Los Angeles, South California, Arizona ne Hawaii - josendugwa@yahoo.com 

Moses Mayanja, Omubaka ne Grace KibonekaOmumyuka - Washington St, Idaho ne Oregon -mmayanja1971@gmail.com 

Patrick Nalikka SendegeyaOmubaka - Northern California ne Nevada - paatins@gmail.com

EULOGY FOR DAMALIE LWANGA FROM OWEK. SAM MWANJE KIGGWE

Nga Omubaka wa Ssabasajja Kabaka mu Atlanta Georgia, ntuusa okusasira kwange eri Maama Gertrude Lwanga n’Omwami David Lwanga abazadde bomwagalwa waffe ono atuvudde ku maaso Damalie Lwanga.

Mukiseera kyekimu tutusa okusasira kwaffe eri muganda waffeDavis Kateregga mwanyina w’Omugenzi wamu nebanebanieces neba nephews naboluganda abalala bonna aba Damalie Lwanga.

Mukiseera kyekimu tutusa okunyolwa kwaffe nga communities and orgaizations Damalie zabadde awereeza ebbanga linolyonnaTufirriddwa Treasurer waffe abade atukumiira ejjamba.

Mukiseera kyekimu tufiriddwa mukwano gwaffe nga families ezibade zijaganya ne Damalie nokusharinga obulamu ne families zaffeDamalie tujja kuba nga tumujukira ebbangalyonna

Nsaba okuddako emabega katono okubandazaako ku milimuemimgi Damalie gyeyatukolera. Damalie yoomu kwabogwetwatandikawo naye ekibiina kyaffe ekya UNAA.  Era ojjakusanga nti ekibbina kino mu myaka egisoba mu makumi abiirigekibaddewo Damalie abadde Treasurer emirundi egisukaekkumi. Era abadde mujjumbize okugenda mu venues zinookukunga nokuwereza bana Uganda.

Atuyambye nnyo okuwereza medical supplies e Uganda okuyamba abantu baffe eka. Abade volunteer wa maanyi kuMed Share nga akunganya medical supplies okuyambaabalwadde e Uganda

Era mu lukungaana lwaffe olwa BBNAC lwenalimu ngaChairman, Damalie yeyali Treasurer waffeDamalie yakola era neyetaba mu mirimu gyonna ejja convention. Nga bwemumanyiokutegeka olukungaana olunene bwerutyo simulimu mutene.Yetaba

Okunoonya Hotel

Okukola Budget

Okola Invitations

Okwaniriza ba delegates

Okuliisa ba attendees

Okukubiriza meetings

Okuwandiika minutes

Okustaging entertainment events

Byonna nga biwedde okusibula ba delegates

Byonna okubikola ate nga omekinga sure nti sente tezisukabudget gyemwakola oba sente ze mufunye.

Kuba mwagala okulaba nti temuvaamu namabanja. Under Damalie’s expertise BBNAC 2017 twagivaamu nga tuli mu blackKino tukyemyumirizaamu nnyo. Era convention yonnawas a major success.

 

Damalie era yabadde Treasurer waffe eyakibiina kya AgaliAwamu.  Ekikunga nokutabaganya abantu ba SsabasajjaKabaka

Era Damalie abadde alondedwa ku bukulembeze nga Treasurer owa initiatives za BBNAC nebibiinaAbade yakamalaokulondebwa okuba Treasurer wa Million Dollar ProjectKale tumusubiddwa nnyo.  

Mu kukungubagira Damalie Ababaka ba Ssabasajja Kabaka mu America bawerezza obubaka obukubagizaObubaka bunonabusoma ku Wake gyetwalina. Era mbutunze ku bubaka bunonga buva mumasaza gonna ekkuminelimu mu America ne Canada. 

Okulaga okunyolwa kwaffe Bulange ewerezza email ekubagizanga eva ewa Katikkiro Charles Peter Mayiga ne Minister waBuganda owa Gavumenti ezebitunduentambula ya SsabasajjaKabak nabantu ba Buganda abali ebweeru wa Buganda.  Era mukiseera kyekimu Katikkiro Charles Peter Mayiga yategeezaOlukiiko lwa Buganda ku kufa kwa Damalie Lwanga. 

Mukukomekereza

As an individual Damalie lived a honourable and productive life

Damalie meets the prophecy as Jesus said in John 3:16

“For God loved the World that he gave His only son, that whoever believes in him should not perish but have an everlasting life”. We believe Damalie is going to continue to live an everlasting life because she followed Jesus and she lived ahonourable life. We all will see and meet her again in body and mind on the Second Coming of Jesus. 

 



Sam Mwanje Kiggwe

Omubaka, Atlanta Georgia

Sunday, March 14, 2021

Memories of you ~ Liz Mwambu

 Damalie, my dear friend! You will be sorely missed. Your quick smile, your crazy stories, your caring soul. Our girls’ trips just won’t be the same without you but we will forever carry you in our hearts. We take comfort in our memories of your life well lived. Rest well, my friend! 

Liz Mwambu
Suwanee, GA

Tusaasira baganda ba Damalie ~ Ababaka ba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II (USA ne Canada)

  OBUBAKA OKUVA ERI ABABAKA BA SSABASAJJA KABAKA RONALD MUWENDA MUTEBI II ABATUULA MU MASAZA GE AGALI MU UNITED STATES OF AMERICA NE CANADA....